Jump to content

Ronald Musagala

Bisangiddwa ku Wikipedia
The printable version is no longer supported and may have rendering errors. Please update your browser bookmarks and please use the default browser print function instead.

 

Ronald Musagala (yazaalibwa nga 16 Ogwekkuminebiri 1992 mu Iganga) muddusi wa Uganda ow'embiro enyimpi [1]n'empanvu.

Mu mpaka z'ensi yonna eza 2013 World Championship e zaali mu kibuga Moscow, yandukako mu mpaka eziddirira ez'akamalirizo mu mita 800 .[1] Yamalira mu kifo ky'amunaana mu mita 800 mu mizannyo gya 2014 Commonwealth Games.[2] Y'etaba mu mpaka z'ensi yonna eza 2015 World Championships mu mita 1500 ezaali mu kibuga Beijing.

Y'etaba mu misinde gya 2020 Summer Olympics.[3]

Musagala alina likodi y'eggwanga eya mmita 1500.[4]

Mu mpaka z'okumutendera gw'ensi yonna

Representing Uganda Yuganda
2013 World Championships Moscow, Russia 14th (sf) 800 m 1:45.87
2014 Commonwealth Games Glasgow, United Kingdom 8th 800 m 1:47.19
11th 1500 m 3:42.42
2015 World Championships Beijing, China 22nd (h) 1500 m 3:42.12
2016 Olympic Games Rio de Janeiro, Brazil 11th 1500 m 3:51.68
2017 World Championships London, United Kingdom 21st (sf) 1500 m 3:42.01
2018 Commonwealth Games Gold Coast, Australia 14th (h) 1500 m 3:48.62
African Championships Asaba, Nigeria 3rd 1500 m 3:36.41
2019 World Championships Doha, Qatar 16th (sf) 1500 m 3:37.19
2021 Olympic Games Tokyo, Japan 1500 m DNF
2022 World Championships Eugene, United States 37th (h) 1500 m 3:40.87

By'ekyasinze okukola obulungi

Eby'ebweru

Ebijuliziddwamu

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

  • Ronald Musagala ku misinde gy'ensi egya World Athletics

Lua error: Invalid configuration file.