Federeshion ya Rwasha (Rwasha) ye'nsi esinga obunen munsi yonna. Ebituundu byaayo bli mu Bulaaya ate ne mu Eezia . Rwasha erina booda ne'nsi kumi na nya, Noowe , Finilandi , Estonia , Latvia , Lithueenia , Bupoolo , Belarus , Yukrein , Jooja , Azerbaidžan , Kazakstan , Cayina , Mongoolia ne North Korea . Ekibuga kya Rwasha ekikulu ciyitibwa Moosko .
Ebwaafayo
Mu mwaaka 1700 Pietro Ssemaanyi yavuumbula obwakabaka bwa Rwasha . Mu 1917 ba Bolshevik baawaba obufuzi nebajjakko kabaka Nikolai II . Mu 1922 ba Bolshevik baavumbula Soviet Union . Mu 1991 Soviet Union yagwa kaakano Rwasha ne baddamu okugiyita Rwasha naye obwakabaka tebwazibwawo.
Obufuzi
Rwasha ya nsi ezegatta , oba federeshion .
Omukulembese we'nsi ye prezideenti . Prai minista (katikkiro ) yaalondo presidenti naye ne paalamenti erina okumukkiriza. Prezidenti asobola okufuga taamuzi biri ku murundi gumu naye nga wayiseewo ebbanga asobola okuddako.
Kaakano prezidenti wa Rwasha ye Vladimir Putin , katikkiro ye Dmitry Medvedev .
Ebifo bya Rwasha
Omuko guno
kitundutundu . Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti
kyusa .